


Program Agafa Mukitundu kyo, ekuwa amawulire g’ekibba ttaka mu kitundu kyo, okunyigirizibwa kw’abalwanirizi b’eddembe abagezako okulwanirira abantu, wamu nebyabwe, songate ekutusako okutulugunyizibwa wamu nokusomozebwa abantu kwe bayitamu kunsonga zettaka wamu nobutonde bwensi.
